1Oluyimba nga balinnya amadaala. Mulabe, mutendereze Mukama, mmwe mwenna abaddu ba Mukama, abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama.
2Mugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu, mutendereze Mukama.
3Mukama eyakola eggulu n’ensi akuwe omukisa ng’asinziira mu Sayuuni.
©
Biblica® Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya ekwatiddwa ku katambi™, Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 Biblica, Inc. Used under CC BY-SA 4.0. The original Work by its copyright holders is available for free at www.biblica.com and open.bible.
Amagezi: obusaale obwa kkono n'obwa ddyo bukyusa omuko, ate / eggulawo okunoonya.